donate

Choose Language

Select your language

  
donate

Ssaabawolereza awaddeyo woofiisi ya Gavumenti z'ebitundu

Ssaabawolereza awaddeyo woofiisi ya Gavumenti z'ebitundu

Gavumenti z'Ebitundu, eri oweek Joseph Kawuki, eyakwasiddwa minisitule eno.

Ssaabawolereza Ssaabawolereza wa Buganda, Oweek Christopher Bwanika, awaddeyo woofiisi ya yeebazizza Oweek. Kawuki olw'enkolagana ennungi gye babadde nayo ebbanga lye bakoze bonna, n'amusuubiza obuwagizi obudde bwonna.

Oweek Kawuki yeebaziza Ssabawolereza olw'okumutendeka ebbanga ly'aweererezza wansi we nga minisita omubeezi, n'amusaba okusigala nga batambulira wamu, naddala ku nsonga z'amateeka.

Image

Oweek Christopher Bwanika n'oweek Joseph Kawuki nga bamukwasa woofiisi

Buganda UK

BugandaUK is your home for all news, events and information about the Buganda community in the UK