Oweek Ronald Luyinda Lutaaya n'Olukiiko lwe olwawummula, babakoledde akabaga akabeebaza obuweereza bwabwe okuva 2015-2023
Omukolo gwetabiddwako Omulangira Daudi Golooba, Omulangira Kateregga, Omusukulumu Omulangira Dan Kajumba, ababaka babataka wamu n’Abaweereza mu Ssaza lye Bungereza.
Omukolo gubadde Crystal Palace mu South East London.