donate

Choose Language

Select your language

  
donate

Okubika omugenzi Dr.Joy Kyazike Kyeyune

Okubika omugenzi Dr.Joy Kyazike Kyeyune

Mu nnaku ey’ekitalo, tubabikira Mukungu Dr Joy Kyazike Kyeyune afudde enkya ya leero nga 24/09/2023. Gutusinze nnyo Ayi Beene.

Dr Kyazike Kyeyune abadde Mukungu w’Eby'obulamu ku lukiiko lw’Omubaka wa Ssaabasajja mu UK ne Ireland.

Tusaasira nnyo ab’oluganda ne mikwana gy’omugenzi era tusaba Mukama amuwumuze mirembe.

Tujja kubategeeza ebisingawo oluvanyuma.

Ssaalongo Geoffrey Kibuuka (Omubaka)

Image

(Omugenzi) Dr.Joy Kyazike Kyeyune

Buganda UK

BugandaUK is your home for all news, events and information about the Buganda community in the UK