Katikkiro Charles Peter Mayiga (ku ddyo) ng'alamusa Kalidinaali Emmanuel Wamala (ku kkono)
Ssaabasajja Kabaka Ronald Mutebi II ayozaayozezza Kalidinaali Emmanuel Wamala okuweza emyaka 30 okuva lwe yalondebwa ku bwa Kalidinaali.
Obubaka bwa Nnyinimu (Kabaka) abutisse Katikkiro Charles Peter Mayiga, akyaddeko mu maka ga Ssaabasumba ono omuwummuze e Nsambya.