Olw'obuyiiya n'atandikawo ekkolero lya Wine erya Blick Mulbery Wine factory, e Kinsinsi, Mukono Kyaggwe.
Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Oweek Patrick Luwaga Mugumbule, yatuusizza obubaka bwa Kabaka ku mukolo gw'okutongoza ekkolero lino.

Mw. Arthur Blick nga akute obubaka kabaka bweyamuweleza.
