donate

Choose Language

Select your language

  • Luganda Luganda
  • English (UK) English (UK)

  
donate

Ssaabasajja Kabaka asiimye n'alamusa ku bantu mu Ssaza Kabula

Ssaabasajja Kabaka asiimye n'alamusa ku bantu mu Ssaza Kabula

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'alamusa ku bantu b’e Ssaza Kabula.

Essanyu Iibugaanye Bannakabula Ssaabasajja Kabaka bw'asiimye n'abalumusaako olwaleero.

Bannakabula bagamba Kabaka abawadde ne ku mikisa gyenkuba.

Wangaala Ayi Ssaabataka!

#KabakaWange

Buganda UK

BugandaUK is your home for all news, events and information about the Buganda community in the UK