Namwama nga ayaniriza Ssabaganzi nga bwamugabula emwanyi
Ssaabaganzi Emmanuel Ssekitooleko, ayanjuddwa ew'omukubiriza w'olukiiko lw'Abataka nga omumyuka asooka owa Katikkiro mu Kika ky'e Nkima.
Omutaka Mugema Charles Nsejjere yakulembeddemu muzzukuluwe okumwanjula mu butongole ewoomutaka Namwama akubiriza olukiiko lw'Abataka.
Ssaabaganzi Emmanuel Ssekitooleko, awerekeddwako mukyalawe, abooluganda, wamu n'aboomu makaage.
Omutaka Mugema asooka ku dyo nadirirwa Ssabaganzi mukyalawe nabo lugandalwe