
📸 Minisita w’Ebyemizannyo mu Buganda, Owekitiibwa Robert Serwanga, ng’aggulawo empaka z’emizannyo gya Bika 2025
Minisita w’Ebyemizannyo mu Buganda, Owekitiibwa Robert Serwanga, agguddewo emizannyo gy’Ebika bya Buganda egy’omwaka 2025. Emizannyo gitandise n’okubaka mu bawala ku kisaawe e Namboole.

📸 Emizannyo gya Bika 2025 gitandise n’okubaka mu bawala ku kisaawe e Namboole
Ebibinja ebina by’ebirimu buli kimu ttiimu ttaano, okuggyako abo abaneesunsulwamu mu mutendera ogw’okusooka.

📸 Ekifaananyi kiraga ekisaawe e Namboole nga bawala batandise omuzannyo gw'okubaka
#BikaGames2025