Oweek. Mariam Mayanja Wakatti nga akubiriza olukyiko.
Olukiiko oluteesiteesi ku nsonga z'omwoleso gwa COP ogw'omulundi ogwa 28, ogugenda okuyindira e Dubai, lutudde olwaleero.
Olukiiko lugendereddwamu okuteekateeka engeri Obwakabaka bwe bunaasoobola okwetaba mu Mwoleso gwa COP 28 okuva nga 24/11/2023 okutuuka nga 12/12/2023.
Amawanga ag'enjawulo goolesa ebintu byago eby'enjawulo ensi endala zibirabe byeyongere etuttumu.