donate

Choose Language

Select your language

  
donate

Olukiiko lw'omubaka owe Ssaza lya Rhinelands

Olukiiko lw'omubaka owe Ssaza lya Rhinelands
Image

Olukiikko lwa kabaka e Rhinelands

Olukiiko lw'omubaka owe Ssaza lya Rhinelands lusomeseddwa ku ntambuza y'emirimu gy'Obwakabaka.
Omusomo guno gubaweereddwa omuwandiisi w'Olukiiko lwa Buganda era akulira eby'abagenyi mu Bwakabaka Omuk. David Ntege.

Abasomesezza ku Nnamutaayiika, ensonga ssemasonga ettaano, enzirukanya y'emirimu gy'Obwakabaka omuli okutuuza enkiiko, okutuusa obubaka ku bantu ba Kabaka yonna gyebali, enneeyisa y'omubaka mu bantu eweesa ekitiibwa, wamu nokugoberera ebifa embuga.

E Ssaza lye Rhinelands likulemberwa Oweek Sam Ssekajugo.

Ensisinkano ebadde mu kibuga Amsterdam ekya Budaaki.

Buganda UK

BugandaUK is your home for all news, events and information about the Buganda community in the UK