Ekika kye Ente nga bazannya omupiira mu kisaawe ku sande e ewankulukuku
Okuva mu mipiira gy'Ebika egyazannyiddwa ku Ssande nga 19/05/2024:
- Mpindi 1-0 Omutima Omusagi
- Nnyonyi Nnyange 3-0 Kasimba
- Mbogo 2-0 Njaza
- Ndiisa 0-1 Ngeye
- Nkima 0-0 Nte
- Nvuma 0-0 Mmamba Kakoboza
- Ngonge 1-1 Lugave
- Nseenene 1-1 Ngabi Nsamba
Emipiira gy'ebika, Bika Football 2024 gikyagenda mu maaso era tukuleetedde ebipya byonna nga bwe bigenda mu maaso.