Omukolo gw'okutuuza Mukwenda omuggya n'Abamyuka be gulibaawo nga 23/10/2024 ku mbuga y'essaza e Mityana - Matutuma.
Osabiddwa okubeerawo ku lunaku olwo okwetuukira ku mikolo gino egy'ekitiibwa.
Omukolo gwaakutandika ne missa ku ssaawa ssatu (3) ez'enkya.
Tekyali kulanga kulala, era okutuuza kwa lwakusatu luno ku ssaza e Mityana.