Emmwanyi ensusule obulungi egenda okutundibwa e Rassia
Emwanyi mu Buganda
Kampuni y’obwakabaka eya Mmwanyi Terimba Ltd, etisse container ey'okubiri,ey'emmwanyi ensusule obulungi okwolekera eggwanga lya Russia.
Era obwakabaka bubakubiriza abantu okwongera okulima emmwanyi mu bungi, basobole okugoba obwavu.