Oweek. Dr. Rashid Lukwago era nga akiika ne mu lukiiko lwa Buganda
Minisita w’Abavubuka, emizannyo n’Ebitone Owek. Robert Sserwanga asabye abakulembeze ba Nkobazambogo okwenyigira mu nteekateeka z’Obwakabaka kiyambeko Okuggumiza Ekitiibwa kya Nkobazambogo n’okubangulwa mu by’Obukulembeze.Okwogera bino minisita Robert Sserwanga abadde aggalawo Ttabamiruka w'Abakulembeza ba Nkobazambogo abadde ku Bulange
Banankoba zambogo nga bali mutabamirukka
Abakulembe bankobazambogo bangi betabye mu tabamiruka ono era bavuddemu nga bafunye eby’okuyiga bingi. Oweek. Rashid lukwago yomu ku boogezi abakulu abadde mu lusirika lunno