donate

Choose Language

Select your language

  
donate

Okutongozza ekitabo "Bannaggwano e Kyaggwe n'Omusezi Kawulu"

Okutongozza ekitabo "Bannaggwano e Kyaggwe n'Omusezi Kawulu"

Oweek. Robert Waggwa Nsibirwa, atongozza ekitabo "Bannaggwano e Kyaggwe n'Omusezi Kawulu", ekyawandiikibwa Drake Ssekeba Ssemakula, n'akubiriza abantu okwettanira okusoma ebitabo boogiwale obwongo. Omukolo gubadde ku Bulange, olwa leero.

Image
Drake Ssekeba Ssemakula n'oweek . Robert Waggwa Nsibirwa nga atongoza ekitabo

Buganda UK

BugandaUK is your home for all news, events and information about the Buganda community in the UK