Omumyuka womukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Oweek Ahmed Lwasa, yakiikiridde Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, ku mukolo gw'okusoma embalirira y'eggwanga ku kisaawe e Kololo.
Oweek Ahmed Lwasa, atuuziddwa wamu n'abakulembeze abalala ab'ennono, omuli, owe Teso, Emorimor Paul Sande Emolot, owe Busia, n'abalala.
Embalirira esomeddwa ya UGX 52.7 trillion.