Enkya yalero Embalirira y'Obwakabaka bwa Buganda lw'egenda okwanjulibwa eri Obuganda.
Omuwanika wa Buganda, Oweek. Robert Waggwa Nsibirwa agamba buli kimu kyawedde dda, kulinda bulinzi ssawa yokka.
Abantu ba Buganda mwena musabibwa okugoberera entekateka eno.
Embalirira eno egenda kusomebwa mu Lukkiko lwa Buganda.