
Entekateeka nga bwezinaaba
Ku Lwokuna olujja, nga 22/05/2025, Bannalulungi b’ebyobulambuzi okuva mu Masaza ag’enjawulo abagenda okuvuganya omwaka guno bagenda kwanjulwa eri Obuganda, wano ku kitebe ky’ebyobulambuzi e Mmengo.
Mujje tuwagire abaana b’awala okuva mu Bika byaffe n’Amasaza gaffe.
Entekateka eno eyambye nnyo okutumbula okwekirizaamu, naddala mu baana b’obwaala mu Buganda.