donate

Choose Language

Select your language

  
donate

Okugulawo ekisakaate kya Nnabagereka ekyo mwaka 2024

Okugulawo ekisakaate kya Nnabagereka ekyo mwaka 2024
Image

Okuva ku konno Ann Elizabeth Nankya, Omumbejja Katrina Sangalyambogo ne Ms. Patricia Nabasirye

Omubejja Katrina Sangalyambogo ye yakulembedemu omukolo gw'oku gulawo ekisaakate ekyo omwaka guno.

 Era omukolo gubadde ku somero lya Hormisdallen School-Gayaza. Era mububakabwe yagambye bwati ''Ekisaakaate Kya Nnabagereka kikozesebwa kikulu nnyo mu kuzzaawo empisa zaffe ez'ennono era kisaana okuba ekifo abaana n'abavubuka ba Uganda bonna okukuŋŋaana nga bwe tutambulira mu bulamu,”

Omukolo gwetabidwako abagenyi abenjawulo wamu ne ebitongole nga MTN era kyase omukago n'ekitogole kya Nnabagereka Development Foundation, era nga omubejja Sangalyambogo yabaniriza era nabebaza okwegata ku mulamwa gwa Nnabagereka Ogw'okutumbula obuntu bulamu nga ayita mu kisaakate ekya 2024.

Image

MTN yakyikiridwa Ms. Patricia Nabasirye era ngaye yatusiza obubaka okuva mu MTN bwa bukadde anna 40,000,000 era nga yabukwasiza Omubejja Eyabadewo ku lwa Nnabagereka.

Buganda UK

BugandaUK is your home for all news, events and information about the Buganda community in the UK