Tiimu yabakugu
Obwakabaka bwa Buganda nga buli wamu ne Minisitule y'ebyobulamu mu Gavumenti ya wakati, batalaaze ebitunddu eby'enjawulo mu Buganda mu kaweefube w'okusomesa abantu ku bulwadde obw'omusujja oguleetebwa Ensiri wamu n'engeri ey'okugwetangira.
Basomesezza abasuubuzi mu butale, ku myalo , aba boda boda wamu n'ebyalo ebimu mu Busiro, kyadondo, ne Kyaggwe.