Nabagereka nga atongoza fund
Nnaabagereka Sylvia Nagginda atongozza Queen's Ball ku mulamwa gwa "Shine a light: Illuminating Mental Health” mu kaweefube w'okulwanyisa n'okukendeeza omuwendo gw'abantu abalina obukosefu ku bwongo basobole okufuna obulamu obweyagaza.
Enteekateeka eno ajanjulidde ku Bulange akawungeezi ka leero.
Era nga akowoola buli sekinomu oku mwegatako mu kawefube ono.