Omutakka atuuziddwa
Lwomwa, Omutaka Lwasi Eria Buzaabo atuuziddwa ng'omukulu w'Ekika ky'Endiga omuggya.
Omukolo guno gukoleddwa ku butaka bw'Ekika e Mbaale mu Ssaza Mawokota.
Bino bibadewo nga omutaka Bossa tanazikibwa era bwamaze okutuzibwa ne Eng. Daniel Bbosa, Omukulu w'Ekika ky'Endiga Omubuze naterekebwa ku butaka bw'Ekika e Mbaale mu Mawokota.