Obwakabaka mu mpapula z'amawulire olwa leero.
Ssentebe wa Buganda Youth Council, Baker Ssejjengo, annyonnyodde ku nfuga ya Federo Uganda gyeyetaaga okusobola okutebenkera.
Ne Hon. John Ken Lukyamuzi awadde endowoozaye ku nfuga ya Federo.
Byonna bisange mu "The Observer".