Abasabye banyweze enkola ey'omulembe omuggya, nga bagoberera ennyingo 4. obuyiiya, obunyiikivu, okukozesa obwerufu, obwagazi.
Yebaziza abaddaabirizza embuga zamasaza. N'abasaba Bongere okuziyonja zirabike bulungi nti ekyo kyekifaananyi abantu kyebatwala.
Abeebazizza okukunga abantu ba Kabaka okwenyigira mu nteekateeka z'Obwakabaka, era bongere okubakubiriza okulima emmwanyi obwavu babulinnye ku nfeete.