Asookedde Buhuka, eno alambudde oluzzi lw'amafuta olwa Kingfisher, alambudde woofiisi za CNooc, ensulo z'amazzi ezigabirira abantu mu kitundu ekyo, Amasomero, amalwaliro, ebyenfuna ebituukiddwakko nebirala.
Alambudde ebifo okuli, oluzzi lw'amafuta olwa Kingfisher, enviroserv, CNOOC, n'ebirala.