Buddu County Chief Pookino Jude Muleke nga avuga ki wetiiye
Enteekateeka z'okuzimba ekisaawe kya Buddu zijjiddwako engalo, ekifo ekisaawe wekinaazimbibwa kitandise okusendebwa ebyuuma bi wetiiye ebiweereddwayo Masaka District.
Pookino Jude Muleke yakulembeddemu omulimu guno era asimbudde ki wetiiye ng'akabonero akooleka nti omulimu agukkirizza gugende mu maaso.