Nalinya Lubuga nga asimbula abadusi.
Nnaalinya Lubuga Agnes Nnabaloga asimbudde abaddusi. Nnabaloga, Omulangira Richard Ssemakookiro, Omumbejja Katrina Mirembe Ssangalyambogo mu Lubiri
Enguudo mu bitundu bya Uganda eby'enjawulo leero zikwatiridde abaddusi abeetabye mu misinde gy'amazaalibwa ga Kabaka.
Buganda Royal Institute yenyumiriza nnyo mu kujaguza emyaka 25 nga ne Nnyinimu Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ajaguza emyaka 69' - Omuk. Joseph Balikuddembe Ssenkulu w'ettendekero.
Katikkiro alambudde aba Buganda Royal Institute ng'ekimu ku bitongole ebyetabye mu misinde gy'amazaalibwa ga Kabaka.
Abadusi nga bali mu royal mile lane
Runners were running on the Buganda Royal Mile
In Butambala county, Hon. Hajj. Sulaiman Magala of Katambala officiated the start of the run at the administrative ward in Musaale Budde Sub County.
Led by Hon. Sserunjogi Sulaiman of Musaale sub-county and Hajjat Jaliah Sseguya, the Kabaka's chiefs, the runners embarked on the race.
Butambala residents, especially men, have been urged to fulfil their responsibilities in the fight against the spread of AIDS.