Mu myaka 10, ebizimbe ebiyingiza ensimbi; Masengere; Ndiwulira (ezimbibwa e Makindye); Owembuya (Kasangati), bizimbiddwa. Emikago ne bamusiga nsimbi ab’amaanyi gibangiddwawo, n’ekiyambako ku nnyingiza; Airtel; Guoji Corporation (ezimba amayumba e Kigo n’e Ssentema), Uganda Breweries Limited (abasogola Ngule) ne BICUL yazzibwa buggya. #KatikkiroAt10