Omuk.Remmie Kisakye nga akwasa abamu ku bakozi ku kitebe kino emijoozi
Okulwanyisa akawuka ka siriimu nsonga mu nsi yonna. Nga tuli wamu nga kimu, tusobola okumalawo yinfekisoni empya mu Afrika omwaka 2030 we gunaatuukira.
Kisanyusa nnyo nti...
Abakozi ba @UKinUganda bagenda kwetaba mu misinde gya Kabaka Birthday Run ku Ssande eno nga 7th April.
Ttiimu yaffe ekulembeddwamu CEO- Majestic Brands Limited, Omukungu. Remmie Kisakye ye yakwasizza ebikozesebwa mu kakiiko akakulu mu Bungereza.
Majestic Brands ye Kingdom Arm evunaanyizibwa Ku Sponsorships, Commercial Partnerships ne Undertakings.