
Abamu ku bazannyi abeetabye mu mpaka za Masaza Cup 2025
Eno ye ssabbiiti eyokusatu nga emipiira gy’Amasaza gitandika. Ebivuddeyo bye bino:
- Kooki 2:2 Kabula
- Kyaddondo 1:1 Bugerere
- Butambala 0:0 Ssingo
- Mawogola 0:2 Kyaggwe
- Busiro 1:0 Buluuli
- Buddu 1:0 Ssese
- Buweekula 3:0 Bulemeezi
- Mawokota 3:0 Buvuma
- Busujju 2:1 Gomba