Abakulembeze b'Abavubuka mu Buddu, bakulembeddemu bannaabwe ne bakola Bulungibwansi e Lambu ku mwaalo. Enteekateeka eno yabaddewo olunaku lwa ggyo, nga yeetabiddwamu abakulembeze b'Obwakabaka awamu n'abakulembeze abalonde.

Abakulembeze nga bokya kasasiro gwe bakunganyiza oluvanyuma lw'okuyonja e Buddu.
