Katikkiro (Ku dyo) nga anyumyamu ne Katukiro wa Busoga
Katuukiro wa Busoga Oweek JosephMuvawala atuuse ku Bulange okusisinkana Katikkiro wa Buganda Oweek Mayiga ne Baminisita ba Kabaka boogere ku nteekateeka z'embaga ya Kyabazinga Gabula Nadiopge IV.