donate

Choose Language

Select your language

  
donate

Buganda ebweru wa Uganda

Buganda ebweru wa Uganda
Image

Omubaka wa Ssabasajja Kabaka mu Ssaza South Africa wakati n'abantu ba ssabasajja abe South Africa

Omubaka wa Ssabasajja Kabaka mu Ssaza South Africa - Johannesburg, Owek. Dr. Sam Ssemugabi Bakyayita akubirizza Abaganda ne bannayuganda ababeera ebweru w'eggwanga okubeera obumu n'obuteerabira gyebava era n'abasaba okusomesa abaana ennono.

Ono era abeebazizza okuwagira enteekateeka z'Obwakabaka n'abasaba obutaddiriza.

Bino abyogeredde ku mukolo gw'ebyennono n'okunyweza obumu ogwategekeddwa ekibiina kya Blomoefontein CBS international ekiri mu Ssaza lya Kabaka lino nga guno gutegekebwa buli mwaka.

Buganda UK

BugandaUK is your home for all news, events and information about the Buganda community in the UK