Abantu ba Ssaabasajja Kabaka abawangaalira mu nsi ya Norway batongozza ekibiina ekibagatta ekya “Buganda samfunnet”.
Omwami wa Kabaka atwala essaza lya Scandinavia, Oweek Nelson Mugenyi yabadde omugenyi omukulu.
Omukolo gwakulembeddwamu Mw. Muweesi Hannington, Ssentebe wa Buganda samfunnet.