Ekikopo kino kiwakanirwa amasaza ga Buganda gonna. Zaazuukusibwa mu 2004, oluvannyuma lw'ebbanga olw'ebyagwawo mu 1966. Era ziwanguddwa nga bw'olaba wammanga.
2004: Gomba 3: Mawogola 0
2005: Mawokota 4: Gomba 1
2006: Kkooki 4: Bugerere 4 (Penalty)
2007: Mawokota 2: Gomba 0
2008: Kyaddondo 2: Gomba 0
2009: Gomba 5: Mawokota 4 Penalty)
2010: Tezaazannyibwa.
2011: Buluuli 2: Bulemeezi 1
2012: Bulemeezi 1: Buweekula 0
2013: Mawokota 1: Ssingo 0
2014: Gomba 4: Ssingo 3 (Penalty)
2015: Ssingo 5: Buddu 0
2016: Buddu 6: Gomba 5 (Penalty)
2017: Gomba 1: Ssingo 0
2018: Ssingo 12: Buddu 11 (Penalty)
2019: Bulemeezi 1: Busiro 0
2020: Gomba 3: Buddu 1
2021: Buddu 2: Buweekula 0
2022: Busiro 2: Buddu 1.
