
Abamu ku baminisita babuganda mu lusirika ku Maria flo Hotel e Masaka
Obwakaba bw’aBuganda butwala abakulembeze mu lusirika bulimwaka era nga omwaka guno balutute Masaka.
Olusirika lw'abakiise b'Olukiiko lwa Buganda olukulu lutandise ku Maria flo Hotel e Masaka.
week. Robert Waggwa Nsibirwa akulembeddemu omusomo ku buvunaanyizibwa bw'Olukiiko mu kussa mu nkola Nnamutaayiika w'Obwakabaka 2023 - 2028.