
Baminister nga bakubaganya ebirowozzo
Kabineeti ya Kabaka esoose mu 2024 etudde olwa leero.
Kabaka yatugamba mu kujjukira Amatikkira okw'omulundi ogwa 30 nti; "tutandika butandisi tewali kubongoota".
Nabo batandikiddewo okukola emirimu egyabakwasibwa
Nga bakulemberwamu Katikkiro batudde ne bateesa ku nso nga ezenjawulo.
