donate

Choose Language

Luganda English

  
donate

Olukiiko olukulembera abavubuka ba Buganda

Olukiiko olukulembera abavubuka ba Buganda

Nga lukulembeddwamu Ssentebe waalwo, Baker Ssejjengo, luntonedde Katikkiro ebirabo okumwebaza olw'obuweereza eri Obwakabaka bw'amazeemu emyaka egisoba mu 30.

Katikkiro abeebazizza olw'okumusiima ng'akyali mulamu, n'abattottolera n'olugendo lw'obuweereza bwe mu Bwakabaka.

Abakuutidde okwagala ennyo Kabaka waabwe, n'okweyambisa obuvubuka, okwetegekera obukadde bwabwe.

Image

Abavubuka ba Buganda nga bakyalidde katikkiro.

Buganda UK

BugandaUK is your home for all news, events and information about the Buganda community in the UK