donate

Choose Language

Select your language

  
donate

Kkabineeti empya etudde.

Kkabineeti empya etudde.

Kkabineeti ya Ssaabasajja Kabaka empya etudde enkya ya leero, ng’ekubiriziddwa Omumyuka Asooka owa Katikkiro, Oweek. Prof. Twaha KigongO Kaawaase. Baminisita balambikiddwa ku ngeri gye bagenda okutambuzaamu emirimu, n’oluvannyuma buli omu n’aweebwa ebbaluwa emulonda ku buvunaanyizibwa obwamuweereddwa.

Image

Kkabineeti empya

Buganda UK

BugandaUK is your home for all news, events and information about the Buganda community in the UK