donate

Choose Language

Luganda English

donate

Abakulembeze ba Kabaka mu Bendobendo lya East London, Essex, ne East Anglia

Image

Bano be Baami ba Kabaka betukulembera nabo mu Bendobendo lya East London, Essex, ne East Anglia. Balina obukugu n’obusobozi obwenjawulo obutalabika mu kukunga abantu ba Kabaka abawangalira mu kitundu kyebakulembera. Bawereza n’essanyu, obwagazi, n’okwewaayo okw’enjawulo mu mirimu gyabwe.

Bamenye likodi bwe bategeka eky’eggulo kya Buganda (Buganda Dinner), eky’asinga okunyumira abantu bukya kitandika okutegekebwa mu Bungereza kati emyaka 8.

Okwewaayo n’obumu gwe mulamwa kwetutambulira mu bukulembeze bwaffe. Era tuli basaale mu kukola emirimu gya Mukama waffe, Omubaka Owek. Salongo Kibuuka, gy’atutumidde. Tweyama okuggya mu maaso n’obuweereza obulungi eri Obuganda.

Mu mwaka ogujja nga tegunatuuka wakati, tusuubira okutegeka omukolo omukulu kwe tugenda okwanjulira abemiruka abagenda okwegatta ku bukulembeze bwaffe. Tweyama okukunga abantu ba Kabaka bonna abawangalira mu Bendobendo lye tukulembera.

No. NameTitle
1 Muk. Godfrey Ssekisonge Mukungu Godfrey Ssekisonge Sentebe / Mumyuka wa Mubaka
2 Omuky. Justine Nakayenga Sserwadda Omuky. Justine Nakayenga Sserwadda Mumyuka wa Sentebe / Muwandiisi
3 Mw. Joseph Mary Muwonge Mw. Joseph Mary Muwonge Muwanika
4 Muky. Ritah Kyambadde Muky. Ritah Kyambadde Mumyuka w'Omwanika
5 Omuky. Max Nambi Omuky. Max Nambi Omumyuka w’Omuwandiisi
6 Mw. Bob Fred Mpima Mw. Bob Fred Mpima Oweby’Obuwangwa n’Ennono
7 Mw. Tony Mukiibi Mw. Tony Mukiibi Ow’Abaami
8 Mw. Mustafa Kazibwe Mw. Mustafa Kazibwe Omumyuka w’abaami
9 Muky. Cate Kayiso Mulumba Muky. Cate Kayiso Mulumba Ow’Abakyala n’abaana
10 Omuky. Sarah Najjuko Omuky. Sarah Najjuko Mumyuka wa Ow’Abakyala n’abaana
11 Miss Teopista Katende Miss Teopista Katende Ow’Abavubuka
12 Mw. Joseph Kibuka Mw. Joseph Kibuka Wa Mawulire
13 Mw. Charles Lwanga Mugagga Mw. Charles Lwanga Mugagga Mumyuka wa Ow’Amawulire
14 Mw. Peter Sekabira Mw. Peter Sekabira Ow’Ebyokwekulakulanya
15 Omuky. Jenny Nakagwa Omuky. Jenny Nakagwa Omumyuka w’Ebyenkulakulana
16 Mw. Dr. Wilberforce Mubiru Mw. Dr. Wilberforce Mubiru Ow’Eby’Obulamu
17 Omuky. Connie Nakaweesa Omuky. Connie Nakaweesa Ow’Embeera y’Abantu
18 Muky. Betinah Kasujja Nsubuga Muky. Betinah Kasujja Nsubuga Memba

Abakulembeze ba Kabaka mu Bendobendo lya East London, Essex, ne East Anglia

Image

Bano be Baami ba Kabaka betukulembera nabo mu Bendobendo lya East London, Essex, ne East Anglia. Balina obukugu n’obusobozi obwenjawulo obutalabika mu kukunga abantu ba Kabaka abawangalira mu kitundu kyebakulembera. Bawereza n’essanyu, obwagazi, n’okwewaayo okw’enjawulo mu mirimu gyabwe.

Bamenye likodi bwe bategeka eky’eggulo kya Buganda (Buganda Dinner), eky’asinga okunyumira abantu bukya kitandika okutegekebwa mu Bungereza kati emyaka 8.

Okwewaayo n’obumu gwe mulamwa kwetutambulira mu bukulembeze bwaffe. Era tuli basaale mu kukola emirimu gya Mukama waffe, Omubaka Owek. Salongo Kibuuka, gy’atutumidde. Tweyama okuggya mu maaso n’obuweereza obulungi eri Obuganda.

Mu mwaka ogujja nga tegunatuuka wakati, tusuubira okutegeka omukolo omukulu kwe tugenda okwanjulira abemiruka abagenda okwegatta ku bukulembeze bwaffe. Tweyama okukunga abantu ba Kabaka bonna abawangalira mu Bendobendo lye tukulembera.

Image

Mukungu Godfrey Ssekisonge - Sentebe / Mumyuka wa Mubaka

Image

Omuky. Justine Nakayenga Sserwadda - Mumyuka wa Sentebe / Muwandiisi

Image

Mw. Joseph Mary Muwonge - Muwanika

Image

Muky. Rita Kyambadde - Memba

Image

Omuky. Max Nambi - Omumyuka w’Omuwandiisi

Image

Mw. Bob Fred Mpima - Oweby’Obuwangwa n’Ennono

Image

Mw. Tony Mukiibi - Ow’Abaami

Image

Mw. Mustafa Kazibwe - Mw. Mustafa Kazibwe

Image

Muky. Cate Kayiso Mulumba - Ow’Abakyala n’abaana

Image

Omuky. Sarah Najjuko - Mumyuka wa Ow’Abakyala n’abaana

Image

Miss Teopista Katende - Ow’Abavubuka

Image

Mw. Joseph Kibuka - Wa Mawulire

Image

Mw. Charles Lwanga Mugagga - Mumyuka wa Ow’Amawulire

Image

Mw. Peter Sekabira - Ow’Ebyokwekulakulanya

Image

Omuky. Jenny Nakagwa - Omumyuka w’Ebyenkulakulana

Image

Mw. Dr. Wilberforce Mubiru - Ow’Eby’Obulamu

Image

Omuky. Connie Nakaweesa - Ow’Embeera y’Abantu

Image

Muky. Betinah Kasujja Nsubuga - Memba

Buganda UK

BugandaUK is your home for all news, events and information about the Buganda community in the UK